Daily Manna for Wednesday, September 15, 2021

Daily Manna is a daily Bible devotional service provided by Biblica. The Scripture is provided in many forms and is new every day. It is a great way to receive the encouragement and hope found in the Word of God.

Verse of the Day

Yobu 14:13-16

14:13 Is 26:20“Singa kale onkweka emagombe

era n’onziika okutuusa obusungu bwo lwe buliggwaawo!

Singa ongerera ekiseera

n’onzijukira!

Omuntu bw’afa, addamu n’abeera omulamu?

Ennaku zange zonna ez’okuweereza

nnaalindanga okuwona kwange kujje.

14:15 Yob 13:22Olimpita nange ndikuyitaba;

olyegomba ekitonde emikono gyo kye gyatonda.

14:16 a Zab 139:1-3; Nge 5:21; Yer 32:19 b Yob 10:6Ddala ku olwo bw’olibala ebigere byange,

naye tolyekaliriza bibi byange.