歷代志上 8 – CCBT & LCB

Chinese Contemporary Bible (Traditional)

歷代志上 8:1-40

便雅憫的後裔

1便雅憫的長子是比拉,次子是亞實別,三子是亞哈拉2四子是挪哈,五子是拉法3比拉的兒子是亞大基拉亞比忽4亞比書乃幔亞何亞5基拉示孚汛戶蘭6-7以忽的兒子是乃幔亞希亞基拉,他們是迦巴居民的族長,後來被擄到了瑪拿轄基拉烏撒亞希忽的父親。 8-9沙哈連休了妻子戶伸巴拉,後來在摩押與妻子賀得生了約巴洗比雅米沙瑪拉幹10耶烏斯沙迦米瑪。這些兒子都是族長。 11戶伸沙哈連生的兒子是亞比突以利巴力12以利巴力的兒子是希伯米珊沙麥沙麥建立了阿挪羅德兩座城及其周圍的村莊。 13以利巴力另外的兩個兒子比利亞示瑪亞雅崙居民的族長,他們趕走了迦特人。 14亞希約沙煞耶利末15西巴第雅亞拉得亞得16米迦勒伊施巴約哈都是比利亞的兒子。 17西巴第雅米書蘭希西基希伯18伊施米萊伊斯利亞約巴都是以利巴力的兒子。 19雅金細基利撒底20以利乃洗勒太以列21亞大雅比拉雅申拉都是示每的兒子。 22伊施班希伯以列23亞伯頓細基利哈難24哈拿尼雅以攔安陀提雅25伊弗底雅毗努伊勒都是沙煞的兒子。 26珊示萊示哈利亞他利雅27雅利西以利亞細基利都是耶羅罕的兒子。 28按家譜記載,以上這些人都是族長,住在耶路撒冷

29耶利建立了基遍8·29 耶利建立了基遍城」或譯「基遍之父耶利」。,定居在那裡,他妻子名叫瑪迦30他的長子是亞伯頓,其他兒子還有蘇珥基士巴力拿答31基多亞希約撒迦米基羅32米基羅示米暗的父親。這些人也住在耶路撒冷,與他們的親族為鄰。 33尼珥基士基士掃羅掃羅約拿單麥基舒亞亞比拿達伊施·巴力34約拿單米力·巴力米力·巴力米迦35米迦毗敦米勒他利亞亞哈斯36亞哈斯耶何阿達耶何阿達亞拉篾亞斯瑪威心利心利摩撒37摩撒比尼亞比尼亞拉法拉法以利亞薩以利亞薩亞悉38亞悉有六個兒子,他們是亞斯利幹波基路以實瑪利示亞利雅俄巴底雅哈難。這些都是亞悉的兒子。 39亞悉的兄弟以設的兒子有長子烏蘭,次子耶烏施,三子以利法列40烏蘭的兒子都是善射的英勇戰士。他們子孫昌盛,共有一百五十人。以上都是便雅憫支派的人。

Luganda Contemporary Bible

1 Ebyomumirembe 8:1-40

Ekika kya Benyamini

18:1 Lub 46:21; 1By 7:6Benyamini n’azaala Bera, era oyo ye yali omubereberye,

Asuberi nga ye wookubiri, Akala nga ye wookusatu;

2Noka nga wakuna, ne Lafa nga ye wookutaano.

38:3 Lub 46:21Batabani ba Bera baali

Addali, ne Gera, ne Abikudi, 48:4 2Sa 23:9ne Abisuwa, ne Naamani, ne Akowa 5ne Gera, ne Sefufani ne Kulamu.

68:6 Bal 3:12-30; 1By 2:52Bazzukulu ba Ekudi mutabani wa Gera baali bakulu b’enda z’abo abaabeeranga mu Geba nga baabatwala e Manakasi nga basibe era be bano:

7Naamani, ne Akiya, ne Gera eyabakulembera nga bagenda mu buwaŋŋanguse, ate nga ye kitaawe wa Uzza ne Akikudi.

8Sakalayimu n’azaala abaana abalala mu nsi y’e Mowaabu, ng’amaze okugoba abakyala be ababiri, Kusimu ne Baala. 9Kodesi yamuzaalira Yokabu, ne Zibiya, ne Mesa, ne Malukamu, 10ne Yewuzi, ne Sakiya, ne Miruma, era bano be baali abakulu b’enda za bajjajjaabwe. 11Kusimu yamuzaalira Abitubu ne Erupaali.

128:12 Ezr 2:33; Nek 6:2; 7:37; 11:35Batabani ba Erupaali baali

Eberi, ne Misamu, ne Semedi, eyazimba Ono ne Loodi n’ebibuga ebibyetoolodde, 138:13 a Yos 10:12 b Yos 11:22Beriya, ne Sema abakulu b’enda z’abo abaabeeranga e Ayalooni, era be baagoba abaabeeranga mu Gaasi.

14Abaana abalala baali Akiyo, ne Sasaki, ne Yeremosi, 15ne Zebadiya, ne Aladi, ne Ederi 16ne Mikayiri, ne Isupa, ne Yoka,

17ne Zebadiya, ne Mesullamu, ne Kizuki, ne Keberi, 18ne Isumerayi, ne Izuliya, ne Yobabu.

19Batabani ba Simeeyi baali Yakimu, ne Zikuli, ne Zabudi, 20ne Eryenayi, ne Ziresayi, ne Eryeri, 21ne Adaaya, ne Beraya, ne Simulasi.

22Batabani ba Sasaki baali Isupani, ne Eberi, ne Eryeri, 23ne Abudoni, ne Zikuli, ne Kanani, 24ne Kananiya, ne Eramu, ne Anusosiya, 25Sasaki ne Ifudeya ne Penueri.

26Batabani ba Yerokamu baali Samuserayi, ne Sekaliya, ne Asaliya, 27ne Yaalesiya, ne Eriya, ne Zikuli.

28Bano wammanga be baali abakulu b’enda, abaami, nga bwe bayogerwako mu nnyiriri zaabwe, era baabeeranga mu Yerusaalemi.

298:29 Yos 9:3Yeyeri omukulembeze we Gibyoni yabeeranga Gibyoni,

ne mukyala we ye yali Maaka. 30Mutabani we omuggulanda yali Abudoni, ne Zuuli n’amuddirira, ne Kiisi n’amuddako, ne Baali, ne Nadabu, 31ne Gedoli, ne Akiyo, ne Zekeeri 32ne Mikuloosi n’azaala Simeeyi. Nabo baabeeranga kumpi ne baganda baabwe mu Yerusaalemi.

338:33 a 1Sa 28:19 b 1Sa 9:1 c 1Sa 14:49 d 2Sa 2:8Neeri n’azaala Kiisi, ne Kiisi n’azaala Sawulo, ne Sawulo n’azaala Yonasaani, ne Malukisuwa, ne Abinadaabu ne Esubaali.

348:34 a 2Sa 9:12 b 2Sa 4:4Mutabani wa Yonasaani yali

Meribubaali, ye Mefibosesi, eyazaala Mikka.

35Batabani ba Mikka baali

Pisoni, ne Mereki, ne Taleya ne Akazi.

36Akazi n’azaala Yekoyaada, Yekoyaada n’azaala Alemesi, ne Azumavesi, ne Zimuli, ne Zimuli n’azaala Moza. 37Moza n’azaala Bineya, Bineya n’azaala Lafa, ne Ereyaasa ne Azeri.

38Azeri yazaala abaana aboobulenzi mukaaga, nga be ba

Azulikamu, ne Bokeru, ne Isimayiri, ne Seyaliya, ne Obadiya ne Kanani.

39Batabani ba muganda we Eseki baali

Ulamu omubereberye, ne Yewusi nga ye owookubiri ne Erifereti nga ye wookusatu. 408:40 Kbl 26:38Batabani ba Ulamu baali basajja bazira era nga b’amaanyi, nga balasi ba busaale, nga n’abaana n’abazzukulu bangi ddala.

Bonna awamu baali kikumi mu ataano. Abo bonna baali bazzukulu ba Benyamini.