Zabbuli 100 – LCB & KLB

Luganda Contemporary Bible

Zabbuli 100:1-5

Zabbuli 100

Zabbuli ey’okwebaza.

1100:1 Zab 98:4Muleetere Mukama eddoboozi ery’essanyu mmwe ensi zonna.

2100:2 Zab 95:2Muweereze Mukama n’essanyu;

mujje mu maaso ge n’ennyimba ez’essanyu.

3100:3 a Zab 46:10 b Yob 10:3 c Zab 74:1; Ez 34:31Mumanye nga Mukama ye Katonda;

ye yatutonda, tuli babe,

tuli bantu be era endiga ez’omu ddundiro lye.

4100:4 Zab 116:17Muyingire mu miryango gye nga mwebaza,

ne mu mpya ze n’okutendereza;

mumwebaze mutendereze erinnya lye.

5100:5 a 1By 16:34; Zab 25:8 b Ezr 3:11; Zab 106:1 c Zab 119:90Kubanga Mukama mulungi, n’okwagala kwe kwa lubeerera;

n’obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.

Korean Living Bible

시편 100:1-5

감사와 찬양

(감사의 시)

1온 땅이여, 여호와께

기쁨으로 외쳐라.

2즐거운 마음으로 여호와를 섬기고

노래하며 그 앞에 나아가라.

3여호와가

하나님이라는 사실을 알아라.

그가 우리를 만드셨으니

우리는 그의 백성이요,

그가 기르시는 양이다.

4감사하며 성전에 들어가고

찬송하며 그 뜰에 들어가라.

그에게 감사하고

그의 이름을 찬양하라.

5여호와는 선하시고

그의 사랑은 영원하며

그의 성실하심은 대대에 이른다.