历代志上 1 – CCB & LCB

Chinese Contemporary Bible (Simplified)

历代志上 1:1-54

从亚当到亚伯拉罕

1亚当塞特塞特以挪士2以挪士该南该南玛勒列玛勒列雅列3雅列以诺以诺玛土撒拉玛土撒拉拉麦4拉麦挪亚挪亚雅弗

5雅弗的儿子是歌篾玛各玛代雅完土巴米设提拉6歌篾的儿子是亚实基拿低法陀迦玛7雅完的儿子是以利沙他施基提多单

8的儿子是古实麦西迦南9古实的儿子是西巴哈腓拉撒弗他拉玛撒弗提迦拉玛的儿子是示巴底但10古实也是宁录之父,宁录是世上第一位勇士。 11麦西1:11 麦西”意思是“埃及”。的后代有路低人、亚拿米人、利哈比人、拿弗土希人、 12帕斯鲁细人、迦斯路希人、迦斐托人。非利士人是迦斐托人的后代。

13迦南生长子西顿和次子14他的后代还有耶布斯人、亚摩利人、革迦撒人、 15希未人、亚基人、西尼人、 16亚瓦底人、洗玛利人和哈马人。

17的儿子是以拦亚述亚法撒路德亚兰乌斯户勒基帖米设18亚法撒沙拉沙拉希伯19希伯有两个儿子,一个名叫法勒1:19 法勒”意思是“分开”。,因为那时,世人分地而居;法勒的兄弟叫约坍20约坍亚摩答沙列哈萨玛非耶拉21哈多兰乌萨德拉22以巴录亚比玛利示巴23阿斐哈腓拉约巴。这些都是约坍的儿子。 24亚法撒亚法撒沙拉25沙拉希伯希伯法勒法勒拉吴26拉吴西鹿西鹿拿鹤拿鹤他拉27他拉亚伯兰——又名亚伯拉罕

从亚伯拉罕到雅各

28亚伯拉罕的儿子是以撒以实玛利29以下是他们的后代:

以实玛利的长子是尼拜约,其余的儿子是基达押德别米比衫30米施玛度玛玛撒哈达提玛31伊突拿非施基底玛。这些人都是以实玛利的儿子。 32亚伯拉罕的妾基土拉所生的儿子是心兰约珊米但米甸伊施巴书亚约珊的儿子是示巴底但33米甸的儿子是以法以弗哈诺亚比大以勒大。这些都是基土拉的子孙。

34亚伯拉罕的儿子以撒以扫以色列35以扫的儿子是以利法流珥耶乌施雅兰可拉36以利法的儿子是提幔阿抹洗玻迦坦基纳斯亭纳亚玛力37流珥的儿子是拿哈谢拉沙玛米撒

以东地区的原住民

38西珥的儿子是罗坍朔巴祭便亚拿底顺以察底珊39罗坍的儿子是何利荷幔罗坍的妹妹是亭纳40朔巴的儿子是亚勒文玛拿辖以巴录示非阿南祭便的儿子是亚雅亚拿41亚拿的儿子是底顺底顺的儿子是哈默兰伊是班益兰基兰42以察的儿子是辟罕撒番亚干底珊的儿子是乌斯亚兰

以东诸王

43以色列人还没有君王统治之前,在以东做王的人如下:

比珥的儿子比拉,他定都亭哈巴44比拉死后,波斯拉谢拉的儿子约巴继位。 45约巴死后,提幔地区的户珊继位。 46户珊死后,比达的儿子哈达继位,定都亚未得,他曾在摩押地区击败米甸人。 47哈达死后,玛士利加桑拉继位。 48桑拉死后,大河边的利河伯扫罗继位。 49扫罗死后,亚革波的儿子巴勒·哈南继位。 50巴勒·哈南死后,哈达继位,定都巴伊,他的妻子名叫米希她别,是米·萨合的孙女、玛特列的女儿。

51哈达死后,在以东做族长的人有亭纳亚勒瓦耶帖52亚何利巴玛以拉比嫩53基纳斯提幔米比萨54玛基叠以兰。这些人都是以东的族长。

Luganda Contemporary Bible

1 Ebyomumirembe 1:1-54

Ebyafaayo by’Okuzaalibwa kwa Adamu Okutuuka ku Ibulayimu

11:1 Lub 5:1-32; Luk 3:36-38Adamu yazaala Seezi, Seezi n’azaala Enosi;

21:2 a Lub 5:9 b Lub 5:12 c Lub 5:15Enosi n’azaala Kenani, Kenani n’azaala Makalaleri, Makalaleri n’azaala Yaledi;

31:3 a Lub 5:18; Yud 14 b Lub 5:21 c Lub 5:25 d Lub 5:29Yaledi n’azaala Enoka, Enoka n’azaala Mesuseera, Mesuseera n’azaala Lameka,

Lameka n’azaala Nuuwa.

41:4 a Lub 6:10; 10:1 b Lub 5:32Nuuwa n’azaala Seemu, ne Kaamu ne Yafeesi.

5Batabani ba Yafeesi baali:

Gomeri, ne Magogi, ne Madayi, ne Yavani, ne Tubali, ne Meseki, ne Tirasi.

6Batabani ba Gomeri baali:

Asukenaazi, ne Difasi1:6 Difasi era ye Lifasi; laba mu Lub 10:3 ne Togaluma.

7Batabani ba Yavani baali:

Erisa, ne Talusiisi, ne Kittimu, ne Lodanimu.

8Batabani ba Kaamu baali:

Kuusi, ne Mizulayimu, ne Puuti1:8 Puuti ye Libiya oba ekitundu ekyetoolodde n’okutuukira ddala ku Somaliya, ne Kanani.

9Batabani ba Kuusi baali:

Seeba, ne Kavira, ne Sabuta, ne Laama, ne Sabuteka.

Ne batabani ba Laama baali:

Seeba ne Dedani.

10Kuusi n’azaala

Nimuloodi, Nimuloodi n’akula n’afuuka omusajja omuzira ow’amaanyi mu nsi.

11Mizulayimu n’azaala

Ludimu, ne Anamimu, ne Lekabimu, ne Nafutukimu; 12ne Pasulusimu, ne Kasulukimu (Abafirisuuti mwe basibuka), ne Kafutolimu.

13Kanani n’azaala

Sidoni, ye mutabani we omukulu, ne Keesi; 14n’Abayebusi, n’Abamoli, n’Abagirugaasi; 15n’Abakiivi, n’Abaluki, n’Abasiini; 16n’Aballuvadi, n’Abazemali n’Abakamasi.

17Batabani ba Seemu baali:

Eramu, ne Asuli, ne Alupakusaadi, ne Ludi ne Alamu.

Ate batabani ba Alamu baali:

Uzi, ne Kuuli, ne Geseri, ne Meseki.1:17 Meseki era ye Masi; laba mu Lub 10:23

18Alupakusaadi n’azaala Seera,

Seera n’azaala Eberi.

19Eberi yazaala abaana babiri aboobulenzi,

erinnya ly’omu nga ye Peregi, amakulu nti ensi yali egabiddwamu, n’erinnya ly’omulala nga ye Yokutaani.

20Yokutaani n’azaala

Alumodaadi, ne Serefu, ne Kazalumaveesi, ne Yera; 21ne Kadolaamu, ne Uzali, ne Dikula; 22ne Ebali, ne Abimayeeri, ne Seeba; 23ne Ofiri, ne Kavira ne Yobabu. Era abo bonna be baali batabani ba Yokutaani.

241:24 Lub 10:21-25; Luk 3:34-36Enda ya Seemu okutuuka ku Ibulaamu ye yali eno; Seemu n’azaala Alupakusaadi, Alupakusaadi n’azaala Seera,

25Seera n’azaala Eberi, Eberi n’azaala Peregi, ne Peregi n’azaala Lewu.

26Lewu n’azaala Serugi, Serugi n’azaala Nakoli, ne Nakoli n’azaala Teera,

27Teera n’azaala wa Ibulaamu, oyo ye Ibulayimu.

28Batabani ba Ibulayimu baali

Isaaka ne Isimayiri.

29Luno lwe lulyo lwabwe:

Nebayoosi ye yali mutabani wa Isimayiri omukulu, ne kulyoka kuddako Kedali, ne Adubeeri, ne Mibusamu, 30ne Misuma, ne Duma, ne Massa, ne Kadadi, ne Teema, 31ne Yetuli, ne Nafisi ne Kedema. Eyo y’enda ya Isimayiri.

Ezadde lya Ketula

321:32 a Lub 22:24 b Lub 10:7Batabani ba Ketula, omuweereza omukazi owa Ibulayimu be baali

Zimulaani, ne Yokusaani, ne Medani, ne Midiyaani, ne Isubaki ne Suwa.

Ate batabani ba Yokusaani baali

Seeba ne Dedani.

33Batabani ba Midiyaani baali

Efa, ne Eferi, ne Kanoki, ne Abida ne Eruda.

Abo bonna be baali bazzukulu ba Ketula.

Ezadde lya Sala

341:34 a Luk 3:34 b Lub 21:2-3; Mat 1:2; Bik 7:8 c Lub 17:5; 25:25-26Ibulayimu n’azaala Isaaka;

batabani ba Isaaka baali

Esawu ne Isirayiri.

351:35 a Lub 36:19 b Lub 36:4Batabani ba Esawu baali

Erifaazi, ne Leweri, ne Yewusi, ne Yalamu ne Koola.

361:36 Kuv 17:14Batabani ba Erifaazi baali

Temani, ne Omali, ne Zeefi, ne Gatamu, ne Kenozi,

ne Timuna ne Amaleki.

371:37 Lub 36:17Batabani ba Leweri baali

Nakasi, ne Zeera, ne Samma ne Mizza.

38Batabani ba Seyiri baali

Lotani, ne Sobali, ne Zibyoni, ne Ana, ne Disoni, ne Ezeri ne Disani.

39Batabani ba Lotani baali

Kooli, ne Komamu; Timuna yali mwannyina Lotani.

401:40 Lub 36:2Batabani ba Sobali baali

Aliyani, ne Manakasi, ne Ebali, ne Seefi ne Onamu.

Ne batabani ba Zibyoni baali

Aya ne Ana.

41Mutabani wa Ana yali

Disoni,

batabani ba Disoni nga be ba

Kamulani, ne Esubani, ne Isulani ne Kerani.

42Batabani ba Ezeri baali

Birukani, ne Zaavani ne Yaakani;

batabani ba Disani baali

Uzi ne Alani.

Bakabaka ba Edomu

43Bano be bakabaka abaafuga mu Edomu nga tewannabaawo kabaka mu Isirayiri abafuga:

Bera mutabani wa Byoli n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Dinukaba.

44Bera bwe yafa, Yokabu mutabani wa Zeera ow’e Bozula n’amusikira okuba kabaka.

451:45 Lub 36:11Yokabu bwe yafa, Kusamu eyava mu nsi y’Abatemani, n’amusikira okuba kabaka.

46Kusamu bwe yafa, Kadadi mutabani wa Bedadi, eyali awangudde Midiyaani mu nsi Mowaabu, n’afuga mu kifo kye n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Avisi.

47Kadadi bwe yafa, Samula ow’e Masuleka n’afuga mu kifo kye.

48Samula bwe yafa, Sawuli ow’e Lekobosi ekiri okumpi n’omugga Fulaati, n’afuga mu kifo kye.

49Sawuli bwe yafa, Baalukanani mutabani wa Akubooli n’afuga mu kifo kye.

50Baalukanani bwe yafa, Kadadi n’afuga mu kifo kye, n’erinnya ly’ekibuga kye lyali Payi, ate nga mukyala we ye Meketaberi muwala wa Matuledi, ate era nga ye muzzukulu wa Mezakabu. 51Kadadi naye n’afa.

Abakungu ba Edomu baali

Timuna, ne Aliya, Yesesi, 52ne Okolibama, ne Era, ne Pinoni, 53ne Kenozi, ne Temani, ne Mibuzali, 54ne Magudyeri, ne Iramu.

Abo be baali abakungu ba Edomu.