Аюб 7 – CARSA & LCB

Священное Писание (Восточный перевод), версия с «Аллахом»

Аюб 7:1-21

1Не тяжкий ли труд уготовлен на земле человеку?

Дни его – не дни ли батрака?

2Как раб, который жаждет вечерней тени,

как батрак, который ожидает платы за свой труд,

3так и я провёл месяцы в суете,

и горькие ночи отпущены мне.

4Ложась, размышляю: «Когда я встану?» –

но тянется ночь, и я ворочаюсь до зари.

5Червями и язвами плоть покрыта,

кожа потрескалась и гноится.

6Бегут мои дни быстрее ткацкого челнока

и устремляются к концу без надежды7:6 Здесь присутствует игра слов: еврейское слово тиква может означать и «надежда», и «нить». Другой вариант перевода: «…к концу, потому что нет нити»..

7Вспомни, о Аллах, что жизнь моя лишь дуновение;

уже не увидеть счастья моим глазам.

8Кто видит меня теперь, не увидит вскоре;

будешь искать меня, но меня не будет.

9Как редеет облако и исчезает,

так сошедший в мир мёртвых не вернётся.

10Не возвратится он больше в свой дом,

и не вспомнит о нём его земля.

11Поэтому я не стану молчать,

выговорюсь в скорби духа,

в муке души пожалуюсь.

12Разве я море или чудовище морское,

что Ты окружил меня стражей?7:12 По древним ближневосточным представлениям море и морское чудовище олицетворяли собой враждебные Аллаху силы.

13Как подумаю: «Утешит меня постель,

печаль мою ложе развеет»,

14так Ты страшными снами меня пугаешь

и ужасаешь видениями.

15Лучше бы оборвалось моё дыхание и я умер,

чем пребывать в этом теле.

16Я презираю жизнь – всё равно мне не жить вечно.

Отступи от меня – мои дни суета.

17Кто такой человек, что Ты так его возвеличил,

что обращаешь на него внимание,

18что каждое утро посещаешь его

и поминутно испытываешь?

19Неужели не отступишь Ты от меня,

не дашь даже сглотнуть слюну?

20Если я согрешил, что Тебе я сделал,

Тебе, о Страж людей?

За что Ты поставил меня Своей мишенью?

За что я стал Тебе7:20 Или: «себе самому». в тягость?

21Почему не простишь моих проступков

и не отпустишь грехов?

Скоро, скоро я лягу в землю;

будешь искать меня, но меня уже не будет.

Luganda Contemporary Bible

Yobu 7:1-21

17:1 a Yob 14:14; Is 40:2 b Yob 5:7 c Yob 14:6“Ebiseera by’omuntu ku nsi, tebyagerebwa?

Ennaku ze tezaagerebwa nga ez’omupakasi?

27:2 Lv 19:13Ng’omuddu eyeegomba ekisiikirize okujja,

ng’omupakasi bwe yeesunga empeera ye;

37:3 Yob 16:7; Zab 6:6bwe ntyo bwe nnaweebwa emyezi egy’okubonaabona,

ebiro ebyokutegana bwe byangererwa.

47:4 Ma 28:67Bwe ngalamira neebake, njogera nti, ‘Ndiyimuka ddi, ekiro kinaakoma ddi?’

Nga nzijudde okukulungutana okutuusa obudde lwe bukya.

57:5 Yob 17:14; Is 14:11Omubiri gwange gujjudde envunyu n’ebikakampa,

n’olususu lwange lukutusekutuse era lulabika bubi.

67:6 a Yob 9:25 b Yob 13:15; 17:11, 15“Ennaku zange zidduka okusinga ekyuma ky’omulusi w’engoye bw’atambuza ky’alusisa engoye ze;

era zikoma awatali ssuubi.

77:7 a Zab 78:39; Yak 4:14 b Yob 9:25Ojjukira Ayi Katonda, nti obulamu bwange tebuliimu, wabula mukka bukka,

amaaso gange tegaliddayo kulaba bulungi.

87:8 Yob 20:7, 9, 21Eriiso ly’oyo eryali lindabyeko teririddayo kundaba;

amaaso gammwe galinnoonya, naye nga sikyaliwo.

97:9 a Yob 11:8 b 2Sa 12:23; Yob 30:15Nga ekire bwe kibulawo ne kigenda,

bw’atyo n’aziikwa mu ntaana talivaayo.

107:10 a Yob 27:21, 23 b Yob 8:18Taliddayo mu nnyumba ye,

amaka ge tegaliddayo kumumanya nate.

117:11 a Zab 40:9 b 1Sa 1:10Noolwekyo sijja kuziyiza kamwa kange, nzija kwogera okulumwa kw’omutima gwange;

nzija kwemulugunyiza mu bulumi bw’emmeeme yange.

127:12 Ez 32:2-3Ndi nnyanja oba ndi lukwata ow’omu buziba,

olyoke onkuume?

137:13 Yob 9:27Bwe ndowooza nti, obuliri bwange bunampa ku mirembe,

ekiriri kyange kinakendeeza ku kulumwa kwange;

147:14 Yob 9:34n’olyoka ontiisa n’ebirooto

era n’onkanga okuyita mu kwolesebwa.

157:15 1Bk 19:4Emmeeme yange ne yeegomba okwetuga,

nfe okusinga okuba omulamu.

167:16 Yob 9:21; 10:1Sikyeyagala, neetamiddwa. Sijja kubeera mulamu emirembe gyonna.

Ndeka; kubanga ennaku zange butaliimu.

177:17 Zab 8:4; 144:3; Beb 2:6Omuntu kye ki ggwe okumugulumiza,

n’omulowoozaako?

187:18 Yob 14:3Bw’otyo n’omwekebejja buli makya,

n’omugezesa buli kaseera?

197:19 Yob 9:18Olituusa ddi nga tonvuddeeko

n’ondeka ne mmira ku malusu?

207:20 a Yob 35:6 b Yob 16:12Nyonoonye;

kiki kye nakukola, ggwe omukuumi w’abantu?

Lwaki onfudde nga akabonero ak’obulabe gy’oli,

ne neefuukira omugugu?

217:21 a Yob 10:14 b Yob 10:9; Zab 104:29Era lwaki tosonyiwa kwonoona kwange,

n’oggyawo obutali butuukirivu bwange?

Kubanga kaakano nzija kwebaka mu ntaana;

era ojja kunnoonya ku makya naye naaba sikyaliwo.”