Daily Manna for Thursday, October 14, 2021

Daily Manna is a daily Bible devotional service provided by Biblica. The Scripture is provided in many forms and is new every day. It is a great way to receive the encouragement and hope found in the Word of God.

Verse of the Day

Zabbuli 100:2-5

100:2 Zab 95:2Muweereze Mukama n’essanyu;

mujje mu maaso ge n’ennyimba ez’essanyu.

100:3 a Zab 46:10 b Yob 10:3 c Zab 74:1; Ez 34:31Mumanye nga Mukama ye Katonda;

ye yatutonda, tuli babe,

tuli bantu be era endiga ez’omu ddundiro lye.

100:4 Zab 116:17Muyingire mu miryango gye nga mwebaza,

ne mu mpya ze n’okutendereza;

mumwebaze mutendereze erinnya lye.

100:5 a 1By 16:34; Zab 25:8 b Ezr 3:11; Zab 106:1 c Zab 119:90Kubanga Mukama mulungi, n’okwagala kwe kwa lubeerera;

n’obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.