Daily Manna for Thursday, September 16, 2021

Daily Manna is a daily Bible devotional service provided by Biblica. The Scripture is provided in many forms and is new every day. It is a great way to receive the encouragement and hope found in the Word of God.

Verse of the Day

Zabbuli 51:1-2

Zabbuli 51

51:1 a Bik 3:19 b Is 43:25; Bak 2:14Onsaasire, Ayi Mukama,

ggwe alina okwagala okutaggwaawo.

Olw’okusaasira kwo okungi

nziggyaako ebyonoono byange byonna.

51:2 a 1Yk 1:9 b Beb 9:14Nnaazaako obutali butuukirivu bwange,

ontukulize ddala okuva mu kibi kyange.

Zabbuli 51:8-10

51:8 Is 35:10Onzirize essanyu n’okwesiima,

amagumba gange ge wamenyaamenya gasanyuke.

51:9 Yer 16:17Totunuulira bibi byange,

era osangule ebyonoono byange byonna.

51:10 a Zab 78:37; Bik 15:9 b Ez 18:31Ontondemu omutima omulongoofu, Ayi Katonda,

era onteekemu omwoyo omulungi munda yange.