Daily Manna for Tuesday, September 14, 2021

Daily Manna is a daily Bible devotional service provided by Biblica. The Scripture is provided in many forms and is new every day. It is a great way to receive the encouragement and hope found in the Word of God.

Verse of the Day

Abafiripi 1:3-4

1:3 Bar 1:8Nneebaza Katonda wange buli lwe mbajjukira, 1:4 Bar 1:10era buli lwe mbasabira mwenna nsaba nga nzijudde essanyu.

Abafiripi 1:6

1:6 nny 10; 1Ko 1:8Nkakasiza ddala nti oyo eyatandika omulimu omulungi mu mmwe, aligutuukiriza okutuusa ku lunaku lwa Kristo Yesu.

Abafiripi 1:9-11

1:9 1Bs 3:12Mbasabira nti okwagala kwammwe kweyongerenga, era mujjule amagezi n’okutegeera, 1:10 nny 6; 1Ko 1:8mulyoke mulonde ekisinga obulungi, olunaku lwa Kristo bwe lulituuka lubasange nga muli balongoofu abataliiko kamogo, 1:11 Yak 3:18nga mujjudde ekibala eky’obutuukirivu ku bwa Yesu Kristo, olw’okuweesa Katonda ekitiibwa n’okumutendereza.