Daily Manna for Tuesday, February 23, 2021

Daily Manna is a daily Bible devotional service provided by Biblica. The Scripture is provided in many forms and is new every day. It is a great way to receive the encouragement and hope found in the Word of God.

Verse of the Day

Abafiripi 2:14-18

2:14 1Ko 10:10; 1Pe 4:9Buli kye mukola mukikolenga awatali kwemulugunya wadde empaka, 2:15 a Mat 5:45, 48; Bef 5:1 b Bik 2:40mulyoke mube nga temuliiko kyakunenyezebwa nga muli balongoofu, mube abaana ba Katonda abatalina bbala, wakati mu mulembe ogwakyama era omwonoonefu, mwe mubeere ekyokulabirako eky’amaanyi mu nsi, 2:16 1Bs 2:19nga munyweza ekigambo ky’obulamu gye bali, ndyoke mbeere n’eky’okwenyumiriza ku lunaku lwa Kristo, okulaga nti ssaddukira bwereere so ssaateganira busa. 2:17 a 2Ti 4:6 b Bar 15:16Naye singa ddala nfukibwa ng’ekiweebwayo ekyokunywa ku ssaddaaka ne ku kuweereza okw’obwakabona okw’okukkiriza kwammwe, nsanyukira wamu nammwe mwenna. Era nammwe musanyukire wamu nange.