Eseza 10 – LCB & BPH

Luganda Contemporary Bible

Eseza 10:1-3

Obwatiikirivu bwa Moluddekaayi

1Kabaka Akaswero n’asalira abantu bonna ab’obwakabaka bwe omusolo, abaabeeranga ku lukalu n’abo abaabeeranga ku bizinga. 2Era ebikolwa bye byonna eby’obuyinza n’amaanyi ge, n’okutegeereza ddala obukulu bwa Moluddekaayi, Kabaka bwe yamukuza, byawandiikibwa mu kitabo eky’ebyomumirembe gya bassekabaka b’e Bumeedi n’e Buperusi. 3Moluddekaayi Omuyudaaya ye yali addirira Kabaka Akaswero mu buyinza, era yali mukulu mu Bayudaaya ate nga bamussaamu nnyo ekitiibwa, kubanga yakolanga bulungi abantu be, ate era ng’ayagaliza ezzadde lye lyonna emirembe.

Bibelen på hverdagsdansk

Esters Bog 10:1-3

Mordokajs eftermæle

1Kong Xerxes udskrev skat ud over hele sit rige helt ud til de fjerneste kyster. 2Alle hans bedrifter står optegnet i det medisk-persiske riges krønikebog, som også indeholder en skildring af Mordokajs betydning og den magt, som kongen gav ham. 3Mordokaj blev altså rigets premierminister og kong Xerxes’ højre hånd. Blandt jøderne fik han stor indflydelse, og han var højt respekteret af dem, fordi han altid talte deres sag og gjorde meget for at sikre deres efterkommeres fremtid.