哥林多前书 13 – CCB & LCB

Chinese Contemporary Bible (Simplified)

哥林多前书 13:1-13

爱的真谛

1即使我能说人类和天使的各种语言,如果没有爱,我不过像咣咣作响的锣和钹。 2即使我能做先知讲道,又明白各样的奥秘,而且学问渊博,甚至有移开山岭的信心,如果没有爱,我仍然算不了什么。 3即使我倾家荡产周济穷人,甚至舍己捐躯任人焚烧,如果没有爱,对我也毫无益处。

4爱是恒久忍耐,又有恩慈;爱是不嫉妒,不自吹自擂,不骄傲自大, 5不轻浮无礼,不自私自利,不轻易动怒,不怀怨记恨, 6不喜爱不义,只喜爱真理; 7凡事能包容,凡事有信心,凡事有盼望,凡事能忍耐。

8爱永不止息。然而,先知讲道的恩赐终会过去,说方言的恩赐也会停止,学问也将成为过去。 9我们现在知道的有限,讲道的恩赐也有限, 10等那全备的来到,这一切有限的事都要被废弃。

11当我是小孩子的时候,我的思想、言语和推理都像小孩子,长大后,我就把一切幼稚的事丢弃了。 12如今我们好像对着镜子观看影像,模糊不清,但将来会看得真真切切13:12 看得真真切切”希腊文是“面对面”。。现在我所知道的有限,但将来会完全知道,如同主知道我一样。

13如今常存的有信、望、爱这三样,其中最伟大的是爱。

Luganda Contemporary Bible

1 Abakkolinso 13:1-13

Okwagala

1Singa njogera ennimi z’abantu n’eza bamalayika, naye nga sirina kwagala, mba ng’ekidde, ekireekaana oba ng’ekitaasa ekisaala. 2Ne bwe mba n’ekirabo eky’okwogera eby’obunnabbi, ne ntegeera ebyama byonna, era ne mmanya ebintu byonna, era ne bwe mba n’okukkiriza okungi ne kunsobozesa n’okusiguukulula ensozi, naye nga sirina kwagala, mba siri kintu. 3Ne bwe mpaayo ebyange byonna okuyamba abaavu, era ne bwe mpaayo omubiri gwange ne nneewaana, naye ne siba na kwagala, sibaako kye ngasibbwa.

4Okwagala kugumiikiriza era kwa kisa. Okwagala tekulina buggya era tekwenyumiikiriza wadde okwekuluntaza. 5Okwagala tekukola bitasaana, tekunoonya byakwo, tekunyiiga mangu, era tekusiba kibi ku mwoyo. 6Okwagala tekusanyukira bitali bya butuukirivu, wabula kusanyukira mazima. 7Okwagala kugumira byonna, kukkiriza byonna, kusuubira byonna era kugumiikiriza byonna.

8Okwagala tekulemererwa; obunnabbi buliggyibwawo, n’ennimi zirikoma, n’eby’amagezi birikoma. 9Kubanga tumanyiiko kitundu, ne bunnabbi nabwo bwa kitundu. 10Naye ebituukiridde bwe birijja, olwo eby’ekitundu nga biggwaawo. 11Bwe nnali omuto, nayogeranga ng’omuto, nalowoozanga ng’omuto, ne byonna nga mbiraba mu ngeri ya kito. Naye bwe nakula ne ndeka eby’ekito. 12Kaakano tulaba kifaananyi bufaananyi, ng’abali mu ndabirwamu eteraba bulungi; naye tulirabira ddala bulungi amaaso n’amaaso. Kaakano mmanyiiko kitundu butundu, naye luli ndimanyira ddala byonna, mu bujjuvu.

13Kaakano waliwo ebintu bisatu eby’olubeerera: okukkiriza, n’okusuubira, era n’okwagala. Naye ekisingako ku ebyo obukulu kwe kwagala.