กันดารวิถี 17 TNCV - Okubala 17 LCB

กันดารวิถี
Elegir capítulo 17

Thai New Contemporary Bible

กันดารวิถี 17

ไม้เท้าของอาโรนแตกหน่อ

1องค์พระผู้เป็นเจ้าตรัสกับโมเสสว่า “จงสั่งชนอิสราเอล และให้หัวหน้าเผ่าทั้งสิบสองเผ่าเอาไม้เท้าสลักชื่อของตนมาให้เจ้า ไม้เท้าประจำเผ่าเลวีจะสลักชื่ออาโรน เพราะต้องมีไม้เท้าหนึ่งอันสำหรับหัวหน้าเผ่าแต่ละคน จงวางไม้เท้าเหล่านี้หน้าหีบพันธสัญญาในเต็นท์นัดพบที่ซึ่งเรามาพบเจ้า ไม้เท้าของผู้ที่เราเลือกสรรจะแตกหน่อ เราจะได้ไม่ต้องทนฟังเสียงชนอิสราเอลพร่ำบ่นเจ้าตลอดเวลาอีก”

ดังนั้นโมเสสจึงแจ้งชนอิสราเอล แล้วหัวหน้าเผ่าต่างๆ รวมทั้งอาโรนก็นำไม้เท้ามามอบให้โมเสส รวมทั้งหมดสิบสองอัน โมเสสวางไม้เท้าเหล่านี้ต่อหน้าองค์พระผู้เป็นเจ้าในเต็นท์แห่งพันธสัญญา

วันรุ่งขึ้นเมื่อโมเสสเข้าไปในเต็นท์แห่งพันธสัญญา ก็พบว่าไม้เท้าของอาโรนตัวแทนเผ่าเลวีไม่เพียงแตกหน่อเท่านั้น แต่ยังผลิดอกออกผลอัลมอนด์ด้วย โมเสสจึงนำไม้เท้าจากเบื้องหน้าองค์พระผู้เป็นเจ้ามายังปวงชนอิสราเอล พวกเขาพากันมองดู และแต่ละคนรับไม้เท้าของตนคืนไป

10 องค์พระผู้เป็นเจ้าตรัสสั่งโมเสสว่า “จงนำไม้เท้าของอาโรนกลับไปวางหน้าหีบพันธสัญญา ให้เก็บรักษาไว้เป็นสิ่งเตือนใจพวกที่ชอบกบฏ ให้เลิกบ่นว่าเราเพื่อพวกเขาจะไม่ต้องตาย” 11 โมเสสก็ปฏิบัติตามที่องค์พระผู้เป็นเจ้าทรงบัญชาทุกประการ

12 ชนอิสราเอลกล่าวกับโมเสสว่า “เราตายแน่! เราพินาศแน่! เราย่อยยับกันหมดแน่! 13 ใครเฉียดใกล้พลับพลาขององค์พระผู้เป็นเจ้าก็จะตาย เราจะต้องตายกันหมดหรืออย่างไร?”

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Okubala 17

Okutojjera kw’Omuggo gwa Alooni

1Awo Mukama n’agamba Musa nti, “Tegeeza abaana ba Isirayiri baleete emiggo kkumi n’ebiri nga gireetebwa abakulembeze baabwe mu buli kika, omuggo gumu buli kika. Owandiike erinnya lya buli musajja ku muggo gwe gw’aleese. Wandiika erinnya lya Alooni ku muggo oguvudde mu kika kya Leevi. Kubanga buli mukulembeze w’ekika ky’obujjajja ajja kubeera n’omuggo ggumu. Olyoke ogiteeke mu Weema ya Mukama ey’Okukuŋŋaanirangamu mu maaso g’Essanduuko ey’Endagaano, we mbasisinkana. Kale nno omuggo gw’oyo gwe nnaalonda gujja kutojjera; bwe ntyo nzija kusirisa okukwemulugunyiza kuno okutatadde okw’abaana ba Isirayiri.”

Musa n’ategeeza abaana ba Isirayiri; abakulembeze baabwe ne bamuleetera emiggo, buli mukulembeze omuggo gumu gumu, ng’ebika by’obujjajjaabwe bwe byali, okugatta gyonna gy’emiggo kkumi n’ebiri, nga n’omuggo gwa Alooni mwe guli. Musa n’ateeka emiggo egyo mu maaso ga Mukama Katonda mu Weema ya Mukama awali Essanduuko ey’Endagaano.

Awo bwe bwakya enkya Musa n’ayingira mu Weema ya Mukama awali Essanduuko ey’Endagaano, era laba, ng’omuggo gwa Alooni ow’omu kika kya Leevi nga gutojjedde nga guliko n’obutabi obuto, nga gutaddeko n’ebibala ebyengedde. Musa n’afulumya emiggo gyonna ng’agiggya mu maaso ga Mukama Katonda, n’agireeta awali abaana ba Isirayiri; ne bagitunuulira, buli omu n’aggyawo omuggo gwe.

10 Mukama Katonda n’agamba Musa nti, “Omuggo gwa Alooni guzzeeyo awali Essanduuko ey’Endagaano gukuumirwenga awo ng’akabonero ak’okulabulanga abajeemu. Ekyo kinaasirisa okunneemulugunyiza, balyoke bawone okufa.” 11 Musa n’akola nga Mukama bwe yamulagira.

12 Awo abaana ba Isirayiri ne bagamba Musa nti, “Laba, ffenna tujja kufa! Tujja kuggwaawo, tujja kuzikirira. 13 Buli muntu anaasembereranga Eweema ya Mukama ajjanga kufa. Ffenna tuli ba kuzikirira?”