Есфирь 10 – NRT & LCB

New Russian Translation

Есфирь 10:1-3

Величие Мардохея

1Царь Ксеркс наложил дань на все царство до самых далеких его побережий. 2Все дела его власти и могущества и полный рассказ о величии Мардохея, которым наделил его царь, записаны в «Летописи царей Мидии и Персии» 3Иудей Мардохей был вторым после царя Ксеркса; он был велик среди иудеев, и множество соплеменников глубоко чтило его, потому что он трудился на благо своего народа и говорил ради благополучия всех иудеев.

Luganda Contemporary Bible

Eseza 10:1-3

Obwatiikirivu bwa Moluddekaayi

110:1 Zab 72:10; 97:1Kabaka Akaswero n’asalira abantu bonna ab’obwakabaka bwe omusolo, abaabeeranga ku lukalu n’abo abaabeeranga ku bizinga. 210:2 a Es 8:15; 9:4 b Lub 41:44 c Es 2:23Era ebikolwa bye byonna eby’obuyinza n’amaanyi ge, n’okutegeereza ddala obukulu bwa Moluddekaayi, Kabaka bwe yamukuza, byawandiikibwa mu kitabo eky’ebyomumirembe gya bassekabaka b’e Bumeedi n’e Buperusi. 310:3 a Dan 5:7 b Lub 41:43 c Lub 41:40Moluddekaayi Omuyudaaya ye yali addirira Kabaka Akaswero mu buyinza, era yali mukulu mu Bayudaaya ate nga bamussaamu nnyo ekitiibwa, kubanga yakolanga bulungi abantu be, ate era ng’ayagaliza ezzadde lye lyonna emirembe.