New Russian Translation

Genesis 8

Прекращение потопа

1Но Бог помнил о Ное и о всех диких животных и скоте, которые были с ним в ковчеге, и Он послал ветер на землю, и воды стали убывать. 2Источники бездны и окна неба закрылись, и дождь перестал литься с неба. 3Вода медленно уходила с земли, и к сто пятидесятому дню она сильно убыла. 4На семнадцатый день седьмого месяца ковчег остановился на Араратских горах. 5Воды продолжали убывать до десятого месяца, и в первый день десятого месяца стали видны вершины гор.

6Через сорок дней Ной открыл окно, которое он сделал в ковчеге, 7и выпустил ворона, и тот улетал и прилетал обратно до тех пор, пока вода на земле не высохла. 8Потом Ной выпустил голубя, чтобы увидеть, сошла ли вода с поверхности земли, 9но голубь не нашел сухого места, чтобы опуститься, и вернулся к Ною в ковчег, потому что вода покрывала всю землю. Ной протянул руку и взял голубя обратно к себе в ковчег. 10Спустя семь дней он опять выпустил голубя из ковчега. 11Когда вечером голубь вернулся, в клюве у него был свежесорванный оливковый лист. Тогда Ной понял, что вода сошла с земли. 12Он подождал еще семь дней и снова выпустил голубя, и на этот раз голубь не вернулся.

13К первому дню первого месяца шестьсот первого года жизни Ноя земля высохла от воды. Ной поднял крышу ковчега, выглянул и увидел, что земля сухая. 14К двадцать седьмому дню второго месяца земля стала совершенно сухой.

15Тогда Бог сказал Ною:

16– Выйди из ковчега ты и твоя жена, и твои сыновья, и их жены. 17Выведи наружу все живые существа, которые с тобой, – птиц, зверей и всех пресмыкающихся, чтобы они могли расти числом, и плодиться, и размножаться на земле.

18И Ной вышел из ковчега вместе со своими сыновьями, женой и женами своих сыновей. 19Все звери, и все пресмыкающиеся, и все птицы – все, что движется по земле, – вышли из ковчега, один вид за другим.

Бог заключает завет с Ноем

20Ной построил Господу жертвенник и принес на нем жертву всесожжения из всех видов чистых животных и птиц. 21Господь почувствовал приятный запах и сказал в сердце Своем: «Никогда впредь не стану Я проклинать землю из-за человека, хотя[a] всякое помышление его сердца порочно с детства. И никогда впредь не уничтожу всех живых существ, как в этот раз.

22Пока существует земля,

не прекратятся сев и жатва,

холод и зной,

лето и зима,

день и ночь».

Notas al pie

  1. 8:21 Или: «человека, потому что».

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Olubereberye 8

Okukendeera kw’Amataba

1Katonda n’ajjukira Nuuwa n’ensolo zonna ez’awaka n’ez’omu nsiko ezaali naye mu lyato, n’asindika empewo ku nsi, amazzi ne gakendeera; ensulo eza wansi w’ensi n’ebituli eby’eggulu ne biggalibwa, n’enkuba eva mu ggulu n’eziyizibwa, n’amazzi ne geeyongera okukendeera ku nsi. Ku nkomerero y’ennaku kikumi mu ataano amazzi gaali gakalidde; ne mu mwezi ogw’omusanvu, ku lunaku lwagwo olw’ekkumi n’omusanvu, eryato ne litereera ku nsozi eza Alalaati. Bwe gatyo amazzi ne geeyongera okukalira okutuusa mu mwezi ogw’ekkumi, ku lunaku olusooka olw’omwezi ogwo entikko z’ensozi ne zirabika.

Oluvannyuma lw’ennaku amakumi ana Nuuwa n’aggula eddirisa lye yakola ku lyato n’atuma namuŋŋoona n’agenda nga bw’akomawo okutuusa amazzi lwe gaakalira. Oluvannyuma n’atuma ejjuba ne liva w’ali okulaba ng’amazzi gakalidde ku nsi; naye ejjuba ne litalaba we lissa kigere kyalyo, ne likomawo gy’ali mu lyato, kubanga amazzi gaali gakyali ku nsi yonna. N’agolola omukono gwe n’alikwata n’aliyingiza mu lyato. 10 N’alinda ennaku endala musanvu n’atuma ate ejjuba okuva mu lyato; 11 ne likomawo akawungeezi, era laba, nga lirina mu kamwa kaalyo akakoola akabisi ke liggye ku muti omuzeyituuni. Awo Nuuwa n’ategeera nti amazzi gakendedde ku nsi. 12 Ate n’alinda ennaku endala musanvu, n’asindika ejjuba, naye ku mulundi guno teryadda.

13 Ku lunaku olw’olubereberye, olw’omwezi ogw’olubereberye nga Nuuwa aweza emyaka lukaaga mu gumu, amazzi gaali gakalidde ku nsi. Awo Nuuwa n’aggyako ekibikka ku lyato n’alaba ng’ensi ekalidde. 14 Ku lunaku olw’amakumi abiri mu omusanvu olw’omwezi ogwokubiri ensi yali ekalidde.

15 Awo Katonda n’agamba Nuuwa nti, 16 “Vva mu lyato, ggwe, ne mukazi wo, ne batabani bo ne bakazi baabwe. 17 Fulumya buli kiramu ekiri naawe: ebinyonyi, n’ensolo, na buli kiramu ekitambula ku ttaka, biryoke bizaale byale ku nsi, byeyongerenga obungi.”

18 Awo Nuuwa n’afuluma ne batabani be, ne mukazi we wamu ne bakazi ba batabani be. 19 N’ensolo n’ebitonde byonna ebitambula ku ttaka, n’ebinyonyi byonna, byonna ne biva mu lyato bibiri bibiri mu bibinja.

20 Awo Nuuwa n’azimbira Mukama ekyoto, n’addira ku zimu ku nsolo ennongoofu ne ku binyonyi ebirongoofu n’awaayo ekiweebwayo ekyokebwa ku kyoto. 21 Mukama n’awulira akawoowo akalungi akamusanyusa, n’ayogera mu mutima gwe nti, “Sikyaddayo kukolimira nsi olw’omuntu, newaakubadde ng’endowooza y’omutima gwe mbi okuva mu buto bwe. Sikyaddayo na kuzikiriza bitonde byonna ebiramu, nga bwe nkoze.

22 “Ensi ng’ekyaliwo,
okusiga n’amakungula,
obunnyogovu n’ebbugumu,
ebiseera eby’omusana n’eby’obutiti,
emisana n’ekiro,
tebiggwengawo.”