New Russian Translation

Mark 15

Иисус на допросе у Пилата

(Мат. 27:1-2, 11-14; Лк. 23:1-5; Ин. 18:28-38)

1Рано утром первосвященники, старейшины, учители Закона и весь Высший Совет приняли решение. Они, связав Иисуса, отвели и передали Его Пилату[a].

2Пилат спросил Его:

– Ты – Царь иудеев?

– Ты сам так говоришь, – ответил Иисус.

3Первосвященники выдвигали против Иисуса много обвинений, 4и Пилат опять спросил Его:

– Ты ничего не отвечаешь? Видишь, как много против Тебя обвинений.

5Но, к удивлению Пилата, Иисус и на это ничего не отвечал.

Пилат осуждает Иисуса на распятие

(Мат. 27:15-26; Лк. 23:13-25; Ин. 18:39–19:16)

6На Пасху Пилат обычно отпускал одного из заключенных, по выбору народа. 7В это время в заключении находился человек по имени Варавва[b], который вместе со своими сообщниками совершил убийство во время бунта. 8Толпа стала просить у Пилата, чтобы он сделал то, что обычно делал для них.

9– Хотите, чтобы я отпустил вам «Царя иудеев»? – спросил Пилат.

10Он знал, что первосвященники предали Иисуса из зависти. 11Первосвященники же подговорили толпу просить, чтобы отпустил лучше Варавву.

12– Что же мне тогда делать с Тем, Кого вы называете Царем иудеев? – спросил Пилат.

13– Распни Его! – закричала толпа.

14– За что? Какое зло сделал Он? – спросил Пилат.

Однако толпа кричала все громче:

– Распни Его!

15Пилат, чтобы удовлетворить толпу, освободил им Варавву, а Иисуса отдал на распятие, приказав сперва бичевать Его.

Римские солдаты издеваются над Иисусом

(Мат. 27:27-31; Ин. 19:2-3)

16Солдаты отвели Иисуса во двор резиденции наместника и созвали весь полк. 17Они одели Его в пурпурную мантию и, сплетя венок из терновника, надели на Него.

18– Да здравствует Царь иудеев! – приветствовали они.

19Они били Его тростью по голове и плевали на Него, падали перед Ним на колени и кланялись Ему. 20Вдоволь наиздевавшись, они сняли с Него пурпурную мантию, одели Иисуса в Его собственную одежду и вывели на распятие.

Иисуса ведут на распятие

(Мат. 27:32-34; Лк. 23:26-31; Ин. 19:17)

21По дороге они остановили человека, шедшего с поля, – это был Симон из Кирены, отец Александра и Руфа, – и заставили его нести крест. 22Иисуса привели на место, называемое Голгофа (что означает «Лобное место»[c]). 23Солдаты дали Ему вино, смешанное со смирной[d], но Он не стал пить.

Казнь Иисуса

(Мат. 27:35-44; Лк. 23:32-43; Ин. 19:18-24)

24Они распяли Иисуса, а Его одежду разделили между собой, бросая жребий, кому что взять[e]. 25Когда Его распяли, был третий час[f]. 26Надпись, указывавшая Его вину, гласила: «ЦАРЬ ИУДЕЕВ». 27Вместе с Ним распяли и двух разбойников[g], одного по правую, другого по левую сторону от Него. 28И исполнилось Писание, где говорится: «И был причислен к преступникам»[h]. 29Проходившие мимо бранили Его. Качая головами[i], они говорили:

– Ну что? Ты ведь собирался разрушить храм и в три дня отстроить его! 30Спаси Себя, сойди с креста!

31Первосвященники и учители Закона тоже насмехались над Иисусом:

– Спасал других, – говорили они, – а Себя спасти не может! 32Христос, Царь Израиля! Пусть Он сойдет с креста, чтобы мы увидели и поверили.

Также оскорбляли Его и распятые вместе с Ним.

Иисус умирает на кресте

(Мат. 27:45-56; Лк. 23:44-49; Ин. 19:28-30)

33В шестом же часу по всей земле стало темно, и это продолжалось до девятого часа[j].

34В девятом часу Иисус громко крикнул:

– Элои, Элои, лема савахтани?[k] – (что означает: «Боже Мой, Боже Мой, почему Ты Меня оставил?»[l])

35Некоторые из стоявших поблизости, услышав это, сказали:

– Слышите, Илию зовет![m]

36Один из них подбежал и, пропитав губку кислым вином, насадил ее на палку и дал Ему пить[n].

– Подождите, давайте посмотрим, придет Илия снять Его или нет, – сказал он.

37Громко вскрикнув, Иисус испустил дух. 38И завеса в храме разорвалась надвое сверху донизу[o]. 39Стоявший напротив Иисуса сотник, увидев, как Он испустил дух, сказал:

– Этот Человек действительно был Сыном Бога!

40Там были и женщины, которые издали наблюдали за происходящим. Среди них была Мария Магдалина, Мария, мать Иакова младшего и Иосии, и Саломия. 41Они следовали за Иисусом, когда Он был в Галилее, и прислуживали Ему. Там было много и других женщин, которые пришли с Ним в Иерусалим.

Погребение Иисуса

(Мат. 27:57-61; Лк. 23:50-56; Ин. 19:38-42)

42Был день приготовления к субботе. Вечером 43Иосиф из Аримафеи, влиятельный член Совета, который и сам был из числа ожидавших Божьего Царства, осмелился пойти к Пилату и попросить тело Иисуса. 44Пилат удивился, услышав, что Иисус так скоро умер. Он позвал сотника и спросил, давно ли Иисус умер. 45Узнав от сотника, что Иисус действительно мертв, он отдал тело Иосифу. 46Иосиф купил льняное полотно, снял тело, обернул его полотном и положил в вырубленную в скале гробницу. Ко входу в гробницу он привалил камень. 47А Мария Магдалина и Мария, мать Иосии, видели, куда Он был положен.

Notas al pie

  1. 15:1 Пилат – Понтий Пилат был римским наместником в Иудее с 26 по 36 гг.
  2. 15:7 Это имя переводится как «сын отца».
  3. 15:22 Лобное место – букв.: «Череп». Этот холм имел такое название, по всей вероятности, из-за своей формы, напоминавшей человеческий череп.
  4. 15:23 Смирна (мирра) – приятно пахнущая смола растущего в Аравии растения.
  5. 15:24 См. Пс. 21:19.
  6. 15:25 То есть девять часов утра.
  7. 15:27 Или: «мятежников».
  8. 15:28 Ст. 28 отсутствует в древнейших рукописях Евангелия от Марка. См. Ис. 53:12.
  9. 15:29 См. Пс. 21:8.
  10. 15:33 То есть до трех часов дня.
  11. 15:34 Эти слова произнесены Иисусом на арамейском языке.
  12. 15:34 Пс. 21:2.
  13. 15:35 На еврейском языке имя Илия и выражение «Бог мой» звучат очень похоже.
  14. 15:36 См. Пс. 68:22.
  15. 15:38 Это была внутренняя завеса храма, которая отделяла «Святое» от «Святого Святых» (см. Исх. 26:31-35). Описанное событие символизирует открывшийся нам благодаря жертве Иисуса свободный доступ в присутствие Бога (см. Евр. 10:19-22).

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Makko 15

Yesu Atwalibwa eri Piraato

1Amangwago mu makya olukiiko lwa bakabona abakulu, n’abakulembeze b’Abayudaaya, n’abannyonnyozi b’amateeka lwe Lukiiko Olukulu lwonna, ne bakuŋŋaana ne basiba Yesu, ne bamuweereza ewa Piraato.

Piraato n’abuuza Yesu nti, “Ggwe Kabaka w’Abayudaaya?”

Yesu n’amuddamu nti, “Oyogedde.”

Awo bakabona abakulu ne bamulumiriza ebintu bingi. Naye Piraato n’addamu n’amubuuza nti, “Lwaki toliiko ky’oddamu? Laba bakulumiriza ebintu bingi.”

Naye Yesu n’asirika busirisi, era Piraato n’amwewuunya nnyo.

Ku buli mbaga, Piraato yabateeranga omusibe omu gwe baabanga bamusabye. Omu ku basibe mu kiseera ekyo yali ayitibwa Balaba, eyali asibiddwa ne bajeemu banne olw’okutta abantu nga bakola obwegugungo. Awo Piraato n’agenda eri ekibiina n’ababuuza nga bwe yateranga okukola.

N’ababuuza nti, “Mwandyagadde mbasumululire kabaka w’Abayudaaya?” 10 Kubanga yamanya nga bakabona abakulu bamuwaddeyo lwa buggya. 11 Naye bakabona abakulu ne bafukuutirira ekibiina babateere Balaba sso ssi Yesu.

12 Naye Piraato n’addamu n’ababuuza nti, “Omuntu ono gwe muyita kabaka w’Abayudaaya mwandyagadde mmukole ntya?”

13 Ne bawowoggana nti, “Mukomerere!”

14 Piraato n’ababuuza nti, “Lwaki? Azziza musango ki?” Naye bo ne beeyongera bweyongezi okuleekaana nti, “Mukomerere.”

15 Awo Piraato okusanyusa ekibiina, n’abasumululira Balaba. N’awaayo Yesu akomererwe ng’amaze okumukuba.

Abaserikale baduulira Yesu

16 Awo Abaserikale ne batwala Yesu mu luggya lw’olubiri, oluyitibwa Pulayitoliyo, ne bayita bannaabwe bonna abakuuma olubiri, ne bakuŋŋaana. 17 Ne bamwambaza ekyambalo ekya ffulungu, ne bakola engule mu maggwa ne bagissa ku mutwe gwe. 18 Ne balyoka bamulamusa nga bwe bagamba nti, “Mirembe! Kabaka w’Abayudaaya!” 19 Ne bamukuba omuggo ku mutwe, ne bamuwandulira amalusu, ne bamufukaamirira nga bwe bamuvuunamira. 20 Bwe baamala okumuduulira, ne bamwambulamu ekyambalo ekya ffulungu ne bamwambaza engoye ze, ne bamutwala okumukomerera.

Yesu akomererwa ku musaalaba

21 Bwe baali bagenda ne basanga omusajja erinnya lye Simooni ow’e Kuleene,[a] kitaawe wa Alegezanda ne Luufo eyali ava mu kyalo, ne bamuwaliriza yeetikke omusaalaba gwa Yesu. 22 Awo ne batwala Yesu ne bamutuusa mu kifo ekiyitibwa Gologoosa, amakulu gaakyo nti Ekifo ky’Ekiwanga. 23 Ne baddira wayini atabuddwamu envumbo ne bamuwa anyweko, naye n’amugaana.[b] 24 Awo ne bamukomerera ku musaalaba.

Ne bagabana ebyambalo bye nga babikubira akalulu. 25 Baamukomerera ku ssaawa ssatu ez’enkya. 26 Ne batimba ekipande waggulu w’omutwe gwa Yesu, okwawandiikibwa nti,

“Kabaka w’Abayudaaya.”

27 Waaliwo abanyazi babiri abaakomererwa awamu naye, omu ku ludda lwa Yesu olwa ddyo, n’omulala ku kkono. 28 Bwe kityo Ekyawandiikibwa ne kituukirira ekigamba nti, “Yabalirwa wamu n’abamenyi b’amateeka.” 29 Awo abaali bayitawo, ne bakoteka ku mitwe gyabwe nga bamuduulira, nga bwe bagamba nti, “Mumulaba! Wagamba okumenya Yeekaalu n’okugizimbira ennaku ssatu, 30 weerokole, okke wansi okuva ku musaalaba.”

31 Bakabona abakulu n’abawandiisi nabo baali bayimiridde awo nga baduulira Yesu, nga bagamba nti, “Yalokola balala, naye ye tasobola kwerokola! 32 Ggwe! Kristo, Kabaka wa Isirayiri! Kale kka ove ku musaalaba naffe tunaakukkiriza!” N’abanyazi ababiri abaakomererwa naye, nabo ne bamuvuma.

Okufa kwa Yesu

33 Okuva ku ssaawa mukaaga ez’omu ttuntu okutuukira ddala ku ssaawa mwenda ez’olweggulo, ekizikiza ne kikwata ensi yonna. 34 Awo Yesu n’akoowoola n’eddoboozi eddene nti, “Eroi, Eroi, lama, sabakusaani?” Amakulu nti, “Katonda wange, Katonda wange, Lwaki onjabulidde?”

35 Abamu ku bantu abaali bayimiridde awo bwe baamuwulira ne bagamba nti, “Ayita Eriya.”

36 Awo ne wabaawo eyadduka n’addira ekyangwe n’akijjuza wayini omukaatuufu, n’akisonseka ku luti, n’akiwanika eri Yesu anyweko, nga bw’agamba nti, “Mumuleke, ka tulabe obanga Eriya anajja n’amuwannulayo!”

37 Awo Yesu n’akoowoola n’eddoboozi ddene, n’awaayo obulamu bwe.

38 Eggigi[c] ery’omu Yeekaalu ne liyulikamu wabiri okuviira ddala waggulu okutuuka wansi. 39 Omuserikale Omuruumi eyakuliranga ekibinja ky’abaserikale ekikumi eyali ayimiridde okwolekera omusaalaba gwa Yesu, bwe yalaba enfa gye yafaamu, n’agamba nti, “Ddala ddala, omusajja ono abadde Mwana wa Katonda!”

40 Waaliwo abakazi abaali bayimiridde awo nga beesuddeko akabanga nga balengera, okwali Maliyamu Magudaleene, ne Saalome ne Maliyamu nnyina Yakobo omuto ne Yose. 41 Abo baayitanga naye mu Ggaliraaya era nga bamuweereza, n’abalala bangi abajja naye e Yerusaalemi.

Okuziikibwa kwa Yesu

42 Awo bwe bwawungeera, kubanga lunaku lwa kuteekateeka, olunaku olukulembera Ssabbiiti, 43 Yusufu ow’e Alimasaya, nga mukungu mu Lukiiko Olukulu olw’Abayudaaya, naye eyali alindirira obwakabaka bwa Katonda, n’aba muvumu n’agenda eri Piraato okusabayo omulambo gwa Yesu. 44 Piraato ne yeewuunya nnyo okuba nti Yesu yafudde dda. N’atumya omuserikale Omuruumi eyali akulembera banne ekikumi, n’amubuuza obanga Yesu yafudde dda. 45 Bwe yakikakasa okuva eri omuserikale, Piraato n’awa Yusufu omulambo. 46 Awo Yusufu n’agula olugoye olwa linena, n’amuggya ku musaalaba, n’amuzinga mu lugoye olwa linena, n’amuteeka mu ntaana eyali etemeddwa mu lwazi, n’ayiringisa ejjinja n’aggalawo omulyango gw’entaana. 47 Maliyamu Magudaleene ne Maliyamu nnyina Yose baaliwo era baalaba Yesu we yateekebwa.

Notas al pie

  1. 15:21 Kuleene kyali kibuga kikulu mu nsi y’e Libiya esangibwa mu bukiikakkono bwa Ssemazinga Afirika. Kyalimu Abayudaaya bangi, era kirabika nga Simooni yali omu ku Bayudaaya abaabeeranga mu kibuga ekyo abaali bazze okukwata Embaga ey’Okuyitako mu Yerusaalemi
  2. 15:23 Wayini atabuddwamu envumbo kyali kyakunywa ekyakendezanga ku bulumi. Envumbo kimera ekisangibwa mu ddungu ly’e Buwalabu ne mu bitundu ebimu ebya Afirika
  3. 15:38 Eggigi ly’omu yeekaalu, lye lyayawulanga Ekifo Ekitukuvu n’Awatukuvu w’Awatukuvu. Okuyulikamu okw’ejjiji kyategeeza nga Kristo bwe yali ayingidde mu ggulu ku lwaffe, naffe tulyoke tuyingire mu Watukuvu w’Awatukuvu