أيوب 23 – NAV & LCB

Ketab El Hayat

أيوب 23:1-17

أيوب

1أَيُّوبُ: 2«إِنَّ شَكْوَايَ الْيَوْمَ مُرَّةٌ، وَلَكِنَّ الْيَدَ الَّتِي عَلَيَّ أَثْقَلُ مِنْ أَنِينِي. 3أَيْنَ لِي أَنْ أَجِدَهُ فَأَمْثُلَ أَمَامَ كُرْسِيِّهِ، 4وَأَعْرِضَ عَلَيْهِ قَضِيَّتِي وَأَمْلأَ فَمِي حُجَجاً، 5فَأَطَّلِعَ عَلَى جَوَابِهِ وَأَفْهَمَ مَا يَقُولُهُ لِي؟ 6أَيُخَاصِمُنِي بِعَظَمَةِ قُوَّتِهِ؟ لا! بَلْ يَلْتَفِتُ مُتَرَئِّفاً عَلَيَّ. 7هُنَاكَ يُمْكِنُ لِلْمُسْتَقِيمِ أَنْ يُحَاجَّهُ، وَأُبْرِئُ سَاحَتِي إِلَى الأَبَدِ مِنْ قَاضِيَّ. 8وَلَكِنْ هَا أَنَا أَتَّجِهُ شَرْقاً فَلا أَجِدُهُ، وَإِنْ قَصَدْتُ غَرْباً لَا أَشْعُرُ بِهِ، 9أَطْلُبُهُ عَنْ شِمَالِي فَلا أَرَاهُ وَأَلْتَفِتُ إِلَى يَمِينِي فَلا أُبْصِرُهُ.

10وَلَكِنَّهُ يَعْرِفُ الطَّرِيقَ الَّتِي أَسْلُكُهَا، وَإذَا امْتَحَنَنِي أَخْرُجُ كَالذَّهَبِ 11اقْتَفَتْ قَدَمَايَ إِثْرَ خُطَاهُ، وَسَلَكْتُ بِحِرْصٍ فِي سُبُلِهِ وَلَمْ أَحِدْ. 12لَمْ أَتَعَدَّ عَلَى وَصَايَاهُ، وَذَخَرْتُ فِي قَلْبِي كَلِمَاتِهِ. 13وَلَكِنَّهُ مُتَفَرِّدٌ وَحْدَهُ فَمَنْ يَرُدُّهُ؟ يَفْعَلُ مَا يَشَاءُ، 14لأَنَّهُ يُتَمِّمُ مَا رَسَمَهُ لِي، وَمَازَالَ لَدَيْهِ وَفْرَةٌ مِنْهَا. 15لِذَلِكَ أَرْتَعِبُ فِي حَضْرَتِهِ، وَعِنْدَمَا أَتَأَمَّلُ، يُخَامِرُنِي الْخَوْفُ مِنْهُ. 16فَقَدْ أَضْعَفَ اللهُ قَلْبِي، وَرَوَّعَنِي الْقَدِيرُ. 17وَمَعَ ذَلِكَ لَمْ تَسْكُنْنِي الظُّلْمَةُ، وَلا الدُّجَى غَشَّى وَجْهِي.

Luganda Contemporary Bible

Yobu 23:1-17

Yobu Ayanukula

1Awo Yobu n’addamu nti,

223:2 a Yob 7:11 b Yob 6:3“N’okutuusa leero okwemulugunya kwange kubalagala,

omukono gwe gunzitoowerera wadde mbadde mu kusinda.

3Singa nnali mmanyi aw’okumusanga

nandisobodde okulaga gy’abeera!

423:4 Yob 13:18Nanditutte empoza yange gy’ali,

akamwa kange nga nkajjuzizza ensonga zange.

5Nanditegedde kye yandinzizeemu,

ne neetegereza kye yandiŋŋambye.

623:6 Yob 9:4Yandimpakanyizza n’amaanyi mangi?

Nedda, teyandinteeseko musango.

723:7 Yob 13:3Eyo omuntu omutuukirivu asobola okutwalayo ensonga ye,

era nandisumuluddwa omulamuzi wange emirembe n’emirembe.

8“Bwe ŋŋenda ebuvanjuba, nga taliiyo;

ne bwe ŋŋenda ebugwanjuba, simusangayo.

923:9 Yob 9:11Bw’aba akola mu bukiikakkono simulaba,

bw’adda mu bukiikaddyo, simulabako.

1023:10 a Zab 66:10; 139:1-3 b 1Pe 1:7Naye amanyi amakubo mwe mpita,

bw’anaamala okungezesa, nzija kuvaamu nga zaabu.

1123:11 a Zab 17:5 b Zab 44:18Ebigere byange bimugoberedde;

ntambulidde mu makubo ge nga sikyamakyama.

1223:12 a Yob 6:10 b Yk 4:32, 34Saava ku biragiro by’akamwa ke.

Nayagala ebigambo by’akamwa ke okusinga emmere yange gyendya bulijjo.

1323:13 Zab 115:3“Naye yeemalirira, ani ayinza okumuwakanya?

Akola kyonna ekimusanyusa.

1423:14 1Bs 3:3Weewaawo ajja kutuukiriza by’asazzeewo okunjolekeza,

era bingi byategese by’akyaleeta.

15Kyenva mba n’entiisa nga ndi mu maaso ge;

bwe ndowooza ku bino byonna, ne mmutya.

1623:16 a Ma 20:3; Zab 22:14; Yer 51:46 b Yob 27:2Katonda anafuyizza nnyo omutima gwange,

Ayinzabyonna antiisizza nnyo.

1723:17 Yob 19:8Naye ekizikiza tekinsirisizza,

ekizikiza ekikutte ennyo ekibisse amaaso gange.”