መዝሙር 131 – NASV & LCB

New Amharic Standard Version

መዝሙር 131:1-3

መዝሙር 131

በእግዚአብሔር መታመን

የዳዊት መዝሙረ መዓርግ።

1እግዚአብሔር ሆይ፤ ልቤ አልታበየም፤

ዐይኔ ከፍ ከፍ አላለም፤

ሐሳቤ ለዐጕል ትልቅነት አልተነሣሣም፤

ከዐቅሜም በላይ አልተንጠራራሁም።

2ነገር ግን ነፍሴን ጸጥ፣ ዝም አሰኘኋት፤

ጡት የጣለ ልጅ ዐርፎ እናቱ ላይ እንደሚቀመጥ፣

ነፍሴ ጡት እንዳስተዉት ሕፃን በውስጤ ጸጥ አለች።

3እስራኤል ሆይ፤ ከአሁን ጀምሮ ለዘላለም፣

በእግዚአብሔር ተስፋ አድርግ።

Luganda Contemporary Bible

Zabbuli 131:1-3

Zabbuli 131

Oluyimba nga balinnya amadaala. Lwa Dawudi.

1131:1 Zab 101:5; Bar 12:16Ayi Mukama siri wa malala,

so n’amaaso gange tegeegulumiza.

Siruubirira bintu binsukiridde

newaakubadde ebintu eby’ekitalo ebinsinga.

2131:2 Mat 18:3; 1Ko 14:20Naye ŋŋonzezza emmeeme yange era ngisiriikirizza

ng’omwana bw’asiriikirira nga nnyina amuggye ku mabeere.

Omwana avudde ku mabeere nga bw’asiriikirira, n’emmeeme yange bw’eri bw’etyo.

3131:3 Zab 130:7Ayi Isirayiri, weesigenga Mukama

okuva leero n’okutuusa emirembe gyonna.