Zabbuli 126 – LCB & NIRV

Luganda Contemporary Bible

Zabbuli 126:1-6

Zabbuli 126

Oluyimba nga balinnya amadaala.

1126:1 Zab 85:1; Kos 6:11Mukama bwe yakomyawo abawaŋŋanguse ba Sayuuni,

twafaanana ng’abaloota.

2126:2 a Yob 8:21; Zab 51:14 b Zab 71:19Olwo akamwa kaffe ne kajjula enseko,

ne nnimi zaffe ne ziyimba ennyimba ez’essanyu.

Amawanga ne gagamba nti,

Mukama abakoledde ebikulu.”

3126:3 Is 25:9Mukama atukoledde ebikulu,

kyetuvudde tusanyuka.

4126:4 Is 35:6; 43:19Otuzze obuggya, Ayi Mukama,

tufaanane ng’emigga egikulukutira mu lusenyi.

5126:5 Is 35:10Abo abasiga nga bakaaba amaziga,

baliyimba ennyimba ez’essanyu nga bakungula.

6Oyo agenda ng’akaaba

ng’atwala ensigo okusiga;

alikomawo ng’ayimba ennyimba ez’essanyu

ng’aleeta ebinywa bye.

New International Reader’s Version

Psalm 126:1-6

Psalm 126

A song for those who go up to Jerusalem to worship the Lord.

1Our enemies took us away from Zion.

But when the Lord brought us home,

it seemed like a dream to us.

2Our mouths were filled with laughter.

Our tongues sang with joy.

Then the people of other nations said,

“The Lord has done great things for them.”

3The Lord has done great things for us.

And we are filled with joy.

4Lord, bless us with great success again,

as rain makes streams flow in the Negev Desert.

5Those who cry as they plant their crops

will sing with joy when they gather them in.

6Those who go out weeping

as they carry seeds to plant

will come back singing with joy.

They will bring the new crop back with them.