2 Korinćanima 10 – CRO & LCB

Knijga O Kristu

2 Korinćanima 10:1-18

Odgovori na optužbu

1Ja, Pavao, preklinjem vas s blagošću i krotkošću Kristovom, iako neki kažu da sam odvažan kad sam daleko od vas, ali popustljiv kad sam među vama, 2nemojte da moram biti vrlo odvažan, kao što sam odlučio biti prema onima koji pogrešno drže da mi postupamo iz ljudskih pobuda. 3Istina, živimo u tijelu, ali ne služimo se zato tjelesnim oružjem. 4Služimo se Božjim moćnim oružjem, a ne ljudskim, da rušimo utvrde. 5Obaramo mudrovanja i svaku oholost koja se podiže protiv spoznaje Boga te zarobljujemo svaki razum da se pokorava Kristu. 6Pripravan sam kazniti svaku nepokornost kad vaša pokornost bude savršena.

7Vi vidite samo vanjštinu! Ako tko sebe zasigurno drži Kristovim, neka zna da smo i mi Kristovi kao što je i on. 8Ako sam se malo više i pohvalio vlašću koju nam je Gospodin dao, ne stidim se toga. Jer on nam je tu vlast dao za vašu izgradnju, a ne vama na propast.

9Govorim vam to da ne biste pomislili kako vas svojim poslanicama želim prestrašiti. 10Jer neki kažu: “Poslanice su mu ozbiljne i stroge, ali kad je osobno nazočan, onda je slabić, a i slab je propovjednik!” 11Oni koji tako govore, neka znaju da ću, kada dođem, biti isti kao i u svojim poslanicama!

12Ne usuđujem se, razumije se, izjednačiti ili usporediti s onima koji vam sami sebe preporučuju. Ali oni sebe procjenjuju samo vlastitim mjerilima i međusobno se uspoređujući! Nerazumno postupaju.

13Mi se ipak nećemo hvaliti vlašću koju nemamo. Cilj nam je mjeriti se prema Božjoj nakani za nas, koja obuhvaća i naš rad s vama. 14Ne idemo predaleko tvrdeći da imamo određenu vlast nad vama jer smo bili prvi koji smo vam donijeli Radosnu vijest o Kristu. 15Ne hvalimo se prekomjerno pripisujući sebi tuđe zasluge. Nadamo se, naprotiv, da će vaša vjera rasti, tako da i naše djelo među vama uvelike poraste. 16Tada ćemo moći naviještati Radosnu vijest i u drugim krajevima, gdje još nitko ne radi; tada nitko neće postavljati pitanje zašto djelujemo na tuđem području. 17Kao što piše u Svetome pismu:

“Ako se tko hvali,

neka se hvali jedino time što je Gospodin učinio”.10:17 Jeremija 9:24.

18Kad se tko hvali samim sobom i dobrima koja je učinio, ne računa mu se mnogo. Ali kad Gospodin nekoga preporučuje, to je nešto drugo!

Luganda Contemporary Bible

2 Abakkolinso 10:1-18

Pawulo awolereza omulimu gwe

110:1 a Mat 11:29 b Bag 5:2Kaakano nze kennyini, Pawulo, mbeegayirira mu buwombeefu n’obukkakkamu bwa Kristo bwe mba nabwo nga neetoowazizza nga ndi nammwe, naye bwe mba nga siri nammwe ne mba muvumu gye muli; 210:2 1Ko 4:21; 2Ko 13:2, 10mbegayirira wadde ssiriiwo, bwe ndijja nneme kwogeza maanyi nga bwe nkola eri abantu abamu abatulowooleza okuba nga tugoberera bya mubiri. 3Newaakubadde nga tutambulira mu mubiri, tetulwana ng’ab’omubiri, 410:4 a 2Ko 6:7 b 1Ko 2:5 c Yer 1:10; 2Ko 13:10kubanga ebyokulwanyisa byaffe eby’olutalo, si bya mubiri wabula bya maanyi mu Katonda olw’okuwangula ebigo, n’olw’okuwangula endowooza, 510:5 a Is 2:11, 12; 1Ko 1:19 b 2Ko 9:13na buli kintu ekigulumivu ekyekuluntaza okusinga amagezi ga Katonda, era nga tujeemulula buli kirowoozo, kigondere Kristo, 610:6 2Ko 2:9; 7:15era nga tweteeseteese okuwalana eggwanga ku bujeemu bwonna, bwe munaagonderanga ddala.

710:7 a Yk 7:24 b 1Ko 1:12; 3:23; 14:37 c 2Ko 11:23Mutunuulira ebintu nga bwe birabika kungulu. Omuntu yenna bw’alowooza munda mu ye okuba owa Kristo, ekyo akirowooza ku ye yekka, nti nga naffe tuli ba Kristo nga ye. 810:8 2Ko 13:10Kubanga ne bwe ndisukkirira okwenyumiriza olw’obuyinza bwe tulina, Mukama bwe yatuwa olw’okubazimba so si lwa kubassa wansi, sirikwatibwa nsonyi, 9nneme kufaanana ng’abatiisa mu bbaluwa zange. 1010:10 a 1Ko 2:3; Bag 4:13, 14 b 1Ko 1:17Kubanga agamba nti, “Ebbaluwa ze ddala nzito era z’amaanyi, naye okubaawo kwe mu mubiri kunafu, n’okwogera kwe kunyoomebwa.” 11Alowooza bw’atyo ategeere nga bye twogerako mu bbaluwa nga tetuli nammwe, era bye tukola nga tuli nammwe.

1210:12 2Ko 3:1Ffe tetwaŋŋanga kwebalira wadde okwegeraageranya n’abamu ku abo abeetendereza, naye bo bwe beepimamu bokka na bokka, ne beegeraageranya bokka na bokka tebaba na kutegeera. 1310:13 nny 15, 16Naye ffe tetujja kwenyumiriza kusukka ku kigera kyaffe, naye tujja kwenyumiriza ng’ekigera ekyo ekyatuweebwa Katonda bwe kiri, ne tusobola n’okubatuukako mmwe. 1410:14 a 1Ko 3:6 b 2Ko 2:12Kubanga tetukununkiriza kusinga kigera kye tulina, kubanga nammwe twabatuusaako Enjiri ya Kristo, 1510:15 a Bar 15:20 b 2Bs 1:3nga tetwenyumiriza kusinga omulimu abalala gwe baakola, naye nga tulina essuubi nti ng’okukkiriza kwammwe bwe kugenda kweyongera, n’omulimu gwaffe gugenda gweyongera, 1610:16 Bik 19:21era nga tubuulira Enjiri ne mu bitundu ebibali ewala, naye so si mu kitundu eky’omulala omwakolebwa edda omulimu waleme okubaawo eyeenyumiriza. 1710:17 Yer 9:24; 1Ko 1:31Naye eyeenyumiriza yeenyumirizenga mu Mukama waffe; 1810:18 a nny 12 b Bar 2:29; 1Ko 4:5kubanga eyeetenda yekka, oyo si ye asiimibwa, wabula oyo Mukama gw’atenda.