Chinese Contemporary Bible (Traditional)

詩篇 94

上帝是審判者

1耶和華啊,你是伸冤的上帝;
伸冤的上帝啊,
求你彰顯你的榮光。
審判世界的主啊,
求你起來使驕傲人受到應得的報應。
耶和華啊,
惡人洋洋得意,要到何時呢?
要到何時呢?
他們大放厥詞,狂妄自大。
耶和華啊,他們壓迫你的子民,
苦害你的產業。
他們謀害寡婦、外族人和孤兒,
並說:「耶和華看不見,
雅各的上帝不會知道。」

愚昧的人啊,你們要思想;
無知的人啊,你們何時才能明白呢?
難道創造耳朵的上帝聽不見嗎?
難道創造眼睛的上帝看不見嗎?
10 管教列國的上帝難道不懲罰你們嗎?
賜知識的上帝難道不知道嗎?
11 耶和華洞悉人的思想,
祂知道人的思想虛妄,

12 耶和華啊,蒙你管教並用律法訓誨的人有福了!
13 你使他們在患難中有平安,
惡人終必滅亡。
14 耶和華不會丟棄祂的子民,
也不會遺棄祂的產業。
15 公正的審判必重現,
心地正直的人都必擁護。

16 誰肯為我奮起攻擊惡人?
誰肯為我起來抵擋作惡的人?
17 耶和華若不幫助我,
我早已歸入死亡的沉寂中了。
18 我說:「我要倒下了!」
耶和華啊,你便以慈愛扶助我。
19 當我憂心忡忡的時候,
你的撫慰帶給我歡樂。

20 藉律例製造不幸的首領,
豈能與你聯盟?
21 他們結黨攻擊義人,
殘害無辜。
22 但耶和華是我的堡壘,
我的上帝是保護我的磐石。
23 祂必使惡人自食惡果,
因他們的罪惡而毀滅他們。
我們的上帝耶和華必毀滅他們。

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Zabbuli 94

1Ayi Mukama, ggwe Katonda awalana eggwanga,
    ggwe Katonda awalana eggwanga, labika omasemase.
Golokoka, Ayi ggwe Omulamuzi w’ensi,
    osasule ab’amalala nga bwe kibagwanidde.
Ayi Mukama, omukozi w’ebibi alikomya ddi?
    Omukozi w’ebibi alituusa ddi ng’asanyuka?

Bafukumula ebigambo eby’okwewaanawaana;
    abakola ebibi bonna beepankapanka.
Babetenta abantu bo, Ayi Mukama,
    babonyaabonya ezzadde lyo.
Batta nnamwandu n’omutambuze;
    ne batemula ataliiko kitaawe.
Ne boogera nti, “Katonda talaba;
    Katonda wa Yakobo tafaayo.”

Mwerinde mmwe abantu abatategeera.
    Mmwe abasirusiru muligeziwala ddi?
Oyo eyatonda okutu tawulira?
    Oyo eyakola eriiso talaba?
10 Oyo akangavvula amawanga, taakubonereze?
    Oyo ayigiriza abantu talina ky’amanyi?
11 Mukama amanyi ebirowoozo by’abantu;
    amanyi nga mukka bukka.

12 Ayi Mukama, alina omukisa oyo gw’ogunjula,
    gw’oyigiriza eby’omu mateeka go;
13 omuwummuzaako mu kabi kaalimu,
    okutuusa abakola ebibi lwe balisimirwa ekinnya.
14 Kubanga Mukama talireka bantu be;
    talyabulira zzadde lye.
15 Aliramula mu butuukirivu,
    n’abo abalina emitima emigolokofu bwe banaakolanga.

16 Ani alinnwanyisizaako abakola ebibi?
    Ani alinnwanirira eri abakola ebibi?
17 Singa Mukama teyali mubeezi wange,
    omwoyo gwange gwandiserengese emagombe.
18 Bwe naleekaana nti, “Nseerera!”
    Okwagala kwo okutaggwaawo, Ayi Mukama, ne kumpanirira.
19 Ebyeraliikiriza omutima gwange bwe byayitirira obungi,
    okusaasira kwo ne kuzzaamu omwoyo gwange amaanyi.

20 Oyinza okukolagana n’obufuzi obukyamu,
    obukaabya abantu n’amateeka gaabwe?
21 Abakola ebibi beegatta ne balumbagana abatuukirivu;
    atasobezza ne bamusalira ogw’okufa.
22 Naye Mukama afuuse ekiddukiro kyange eky’amaanyi;
    ye Katonda wange, era Olwazi lwange mwe neekweka.
23 Mukama alibabonereza olw’ebibi byabwe,
    n’abazikiriza olw’ebyonoono byabwe;
    Mukama Katonda waffe alibamalirawo ddala.