Священное Писание (Восточный перевод), версия для Таджикистана

Иеш 17

1Вот надел рода Манассы, первенца Юсуфа. Махиру, первенцу Манассы, предку галаадитян, были выделены Галаад и Бошон, потому что махириты были храбрыми воинами. Свои наделы были выделены и остальным людям из рода Манассы по кланам – потомкам Авиезера, Хелека, Асриила, Шахема, Хефера и Шемиды. Это потомки Манассы, сына Юсуфа, мужского пола, по их кланам.

У Целофхада, сына Хефера, сына Галаада, сына Махира, сына Манассы, не было сыновей, а были только дочери, которых звали Махла, Ноа, Хогла, Милка и Тирца. Они пришли к священнослужителю Элеазару, к Иешуа, сыну Нуна, и к вождям и сказали: «Вечный повелел Мусо дать нам надел между нашими братьями». И, по повелению Вечного, Иешуа дал им надел между братьями их отца. На долю Манассы, кроме Галаада и Бошона, что к востоку от Иордана, пришлось десять участков земли, потому что дочери из рода Манассы получили надел наравне с сыновьями. А земля Галаада досталась остальным потомкам Манассы.

Земли Манассы простирались от Ошера до Микметата к востоку от Шахема. Их граница шла оттуда на юг, к жителям Ен-Таппуаха. (Земля Таппуаха досталась Манассе, но сам Таппуах, что на границе Манассы, достался ефраимитам.) Затем граница тянулась на юг к реке Кане. Города там принадлежали Ефраиму, хотя находились среди городов Манассы. Затем граница Манассы проходила по северной стороне реки и заканчивалась у моря. 10 На юге земля принадлежала Ефраиму, на севере – Манассе. Земли Манассы простирались до моря и граничили с Ошером на севере и Иссокором на востоке.

11 На землях Иссокора и Ошера Манассе принадлежали Бет-Шеан и Ивлеам с окрестными поселениями, жители Дора (то есть Нафот-Дора), Ен-Дора, Таанаха и Мегиддо, оба с окрестными поселениями.

12 Манасситы не смогли занять эти города, и на этой земле продолжали жить ханонеи. 13 Но когда исроильтяне окрепли, они сделали ханонеев подневольными, но не изгнали их полностью.

14 Потомки Юсуфа сказали Иешуа:

– Почему ты дал нам в удел только один надел и один участок? Мы – многочисленный народ, и Вечный обильно благословил нас.

15 – Если вы так многочисленны, – ответил Иешуа, – и нагорья Ефраима для вас слишком тесны, то идите в леса и расчистите себе землю там, в стране перизеев и рефаитов.

16 Потомки Юсуфа ответили:

– Нагорий для нас мало, а у всех ханонеев равнины есть железные колесницы – как у тех, что в Бет-Шеане с его окрестными поселениями, так и у тех, что в долине Изреель.

17 Но Иешуа сказал потомкам Юсуфа – родам Ефраима и Манассы:

– Вы многочисленны и очень сильны. У вас будет не только один надел, 18 но и покрытые лесом нагорья. Расчистите их, и их крайние пределы будут вашими. Пусть у ханонеев есть железные колесницы и пусть они сильны – вы их прогоните.

Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya

Yoswa 17

Omugabo gwa Manase

1Omugabo ne guweebwa ekika kya Manase kubanga ye yali omubereberye owa Yusufu. Makiri omubereberye wa Manase era kitaawe wa Gireyaadi yaweebwa Gireyaadi ne Basani, era yali mulwanyi muzira. Era emigabo ne giweeba abaana ba Manase abalala nga bwe baali bazaalibwa mu buli maka. Omugabo gw’abaana ba Abiyezeeri, n’ogw’abaana ba Kereki n’abaana ba Asuliyeri n’ogw’abaana ba Sekemu, n’ogw’abaana ba Keferi, n’ogw’abaana ba Semida be baana bonna aboobulenzi aba Manase omwana wa Yusufu ng’amaka mwe baazaalibwa bwe gaali.

Naye Zerofekadi mutabani wa Keferi mutabani wa Gireyaadi mutabani wa Manase teyazaala baana balenzi wabula bawala bokka era baali bayitibwa Maala ne Noowa, ne Kogula, ne Mirika ne Tiruza. Bano baagenda eri Eriyazaali kabona ne Yoswa omwana wa Nuuni n’abakulu ne babagamba nti, “Mukama yalagira Musa okutuwa omugabo nga baganda baffe.” Yoswa kyeyava abawa ettaka nga Mukama bwe yalagira. Yabawa omugabo mu baganda bakitaabwe. Bw’atyo Manase n’afuna ebitundu kkumi ng’oggyeko ensi ya Gireyaadi ne Basani ebiri emitala wa Yoludaani, kubanga abaana ba Manase abawala baafuna omugabo ng’abaana be abalenzi. Ensi ya Gireyaadi yaweebwa abaana ba Manase abaali basigaddewo ne bagitwala.

N’ensalo ya Manase yava ku Aseri n’etuuka ku Mikumesasi ebuvanjuba bwa Sekemu, n’eyita ku bukiikaddyo n’ekka n’etwaliramu abantu abaali mu Entappua. Ensi ya Tappua Manase n’agitwala wabula Tappua ekibuga ekyali ku nsalo ya Manase abaana ba Efulayimu be baakigabana. Ensalo n’ekka n’etuuka ku kagga Kana ku luuyi mu bukiikakkono obw’omugga. Bino bye bibuga bya Efulayimu ebiri mu bibuga bya Manase, naye ensalo ya Manase yali mu bukiikakkono obwa kagga n’ekoma ku nnyanja. 10 Efulayimu n’atwala oluuyi olw’omu bukiikaddyo ne Manase n’atwala oluuyi olw’omu bukiikakkono n’ensalo ye n’ekoma ku nnyanja mu bukiikakkono n’etuuka ku Aseri ate ebuvanjuba n’etuuka ku Isakaali.

11 Mu nsi ya Isakaali n’eya Aseri, Manase n’atwala Besuseani n’ebibuga byakyo ne Ibuleamu n’ebibuga byakyo n’abaali mu Endoli n’ebibuga byakyo n’abaali mu Doli n’abaali mu Taanaki n’ebibuga byakyo, n’abaali mu Megiddo n’ebibuga byakyo z’ensozi essatu.

12 Naye abaana ba Manase tebasobola kugobamu Bakanani kubanga baali bamaliridde okusigala mu nsi eyo. 13 Naye abaana ba Isirayiri bwe beeyongera amaanyi ne bafuula Abakanani abaddu baabwe ab’okubakozesanga emirimu, ne batabeegoberako ddala.

Okwemulugunya kw’Abaana ba Yusufu

14 Abaana ba Yusufu[a] ne boogera ne Yoswa nti, “Lwaki ffe otuwadde omugabo gumu n’ekitundu kimu ate nga tuli kika kinene? Mukama atuwadde nnyo omukisa.” 15 Yoswa n’abagamba nti, “Obanga muli kika kinene mugende mu nsi y’Abaperezi n’ey’Abalefa mwesaayire ekibira, ensi ey’ensozi eya Efulayimu nga bwe tebamala.” 16 Abaana ba Yusufu ne bagamba nti, “Ensi ey’ensozi tetumala; ate nga Abakanani bonna abali mu nsi ey’ekiwonvu n’abali mu Besuseani n’ebibuga byakyo era n’abali mu kiwonvu eky’e Yezuleeri balina amagaali ag’ebyuma.”

17 Yoswa n’ayogera eri ennyumba ya Yusufu, n’eya Efulayimu n’eya Manase nti, “Muli kika kinene era mulina amaanyi mangi temuliba na mugabo gumu gwokka, 18 naye ensi ey’ensozi eribeera yammwe, newaakubadde nga ya kibira mulikisaawa okutuuka gye kikoma, kubanga muligobamu Abakanani newaakubadde nga balina amagaali ag’ebyuma era nga baamaanyi.”

Notas al pie

  1. 17:14 Abaana ba Yusufu aboogerebwako wano b’ebika bya Efulayimu ne Manase.